Love Yekivubuka

Love Yekivubuka by Aida Vee

6 hours ago
00:00 00:00

Mukwano tolina kissa

Wandinyambye Notalumya

Wandinyambye notamenya

Naye ate tolina kissa

Omuwana nyo oyo baby woo

Wamugambye ebinji yabisana

Nomugamba Nze Eyali akusembya

Naye ate nga nange naliwo

Wandetela okukwawa love

No’mutima wagukuba laddu

Silikidila okuggwa mu love

Kasita Safaa l will be ouky

Chrous

I will be fine naye

Sikyesiga eno love Yekivubuka

Sikyesoma nti nafunye oluvubuuka

Sibyesiga ebigambo byabavubuka

Yansudewo finally

Yangamba mbuno nno nze abasinga

Bwendimukyayila balimuzika

Sikyesiga obugambo bwabavubuka

Kubanga gwosanze ku Sunday

Akukwana nomusalako ku Monday

Akukyayilawo ku Tuesday

Nafuna Yoo omulala ku Friday

Ooo Nayize obubanga

Nayize Etamilo nayize obubanda

Mutima sili Kutunda Nange sisasila

Bankuza sili mulugo Nandikuloze

Gwe noyiga essomo Nakikoma awo

Notalumya balala owonye sili mulogo

Chrous

I will be fine naye

Sikyesiga eno love Yekivubuka

Sikyesoma nti nafunye oluvubuuka

Sibyesiga ebigambo byabavubuka

Yansudewo finally

Yangamba mbuno nno nze abasinga

Bwendimukyayila balimuzika

Sikyesiga obugambo bwabavubuka

Kubanga gwosanze ku Sunday

Akukwana nomusalako ku Monday

Akukyayilawo ku Tuesday

Nafuna Yoo omulala ku Friday

Ooo Nayize obubanga

Nayize Etamilo nayize obubanda

Mutima sili Kutunda Nange sisasila

Bankuza sili mulugo Nandikuloze

Gwe noyiga essomo Nakikoma awo

Notalumya balala owonye sili mulogo

I will be fine naye

Sikyesiga eno love Yekivubuka

Sikyesoma nti nafunye oluvubuuka

Sibyesiga ebigambo byabavubuka

Yansudewo finally

Yangamba mbuno nno nze abasinga

Bwendimukyayila balimuzika

Sikyesiga obugambo bwabavubuka

 

Total Views 2
Release Date 02 Sep 2025

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com