Njalwala Lyrics
Njalwala - AaronX Lyrics
Oh ooh
Eh yeah
Mpitibwa kasajja lwazi naye bw’ojja ŋŋonda
Nze ŋŋonderera ng’eryenvu
Alikunkyaya gundi aliba wa ttima
Era sirimusonyiwa oyo
Okuva lwe walungiwa otyo ensi yange ndala
Gwe wagikwakkulako oluuyi
Nze ndi muntu wa mirembe nnyo naye ekisajjula embeera kwekukubulwa nti, eh
Nakuggyirako akakoofiira ah
Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh!
Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana
Gwe nakuggyirako eno seppeewo ooh
Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh!
Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeahYeah eeh, eee...
Comments